Amawulire

Obuwumbi 50 bwakuliyirira ababbibwako ente

Obuwumbi 50 bwakuliyirira ababbibwako ente

Ivan Ssenabulya

April 14th, 2021

No comments

Bya Damalie Mukhaye

Gavumenti etadde ku bbali obuwumbi 50 mu mbalairirra yomwaka gwebyensimbi 2021/22 okuliyrirra abantu abafiirwa ente zaabwe, mu bitundu bye lango, Acholi ne Teso.

Bweyali anoonya akalulu mu bitundu bino, Museveni yasubiza okuliwa eri abantu bano obuwumbi 150 olwente zaabwe ezabbibwa abayekera.

Wabula minisitule yebyensimbi yategezezza nga bwebetaaga obvuwumbi 200, okuosbola okuliyirira abalunzi abakosebwa.

Bweyabadde alabiseeko eri akakiiko ka palamenti akembalirira ye gwanga, minister webyensimbi Matia Kasaija yakaksizza nti batandise nobuwumbi 50.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *