Amawulire

Obutwa mu mugaati

Ali Mivule

February 11th, 2013

No comments

Abantu basatu baddusiddw amu ddwalro ga biwala ttaka oluvanyuma lw’okunyw aobutwa

Kuno kuliko Hellen Awori ow’emyaka 18, Florence Najjuuko ow’emyaka 24 ne Rose Nandasi ow’emyaka 20

Bano babadde bakozi mu kirabo ky’emmere ekimanyiddwa nga Ramadhan Restaurant ekisnagoibwa e Mukono.

Kiteberezebwa nti bano kabakozesa Justine Namitala y’abateze obutwa bw’atadde mu mugaati ne chai.

Bano nga bamaze okunyw achai bafunye embiro kko n’okusesema era bwebatyo nebaddusibwa mu ddwaliro.

Bano nno Mukama waabwe mbu abadde abalanga butava ku mulimu gweyabagobako edda.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *