Amawulire

Obutabanguko mu maka bweyongedde

Obutabanguko mu maka bweyongedde

Ivan Ssenabulya

April 20th, 2021

No comments

Bya Juliet Nalwooga

Aba Justice, Law and Order Sector ebitongole awamu, ebituusa obwenkanya eri abantu bisabye abantu babulijjo, okulopanga emisango egyobutabanguko mu maka.

Mu alipoota ya poliisi ekwata ku bumenyi bwamateeka eya 2020, kyategezeddwa nti obutabanguko bweyogera n’ebitundu 29%.

Bano bafuna emisango omutwalo 1 mu 7,664 egyobutabanguko mu maka mu 2020 songa mu 2019, bafuna emisango omutwalo 1 mu 3,693.

Omuwabuzi okuva mu mu JLOS Rachael Odoi-Musoke, agambye nti ekyobulabe ku butabanguko mu maka, butandika mpola naye abantu nebabuzibira, ekivaamu nga batinganye.

Mu alipoota ya poliisi, ebintu ebisingamu obutabanguko kuliko ekya Bunyoro nekddako East Kyoga, Aswa, Rwenzori East nebirala.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *