Amawulire

NRM ewaabye

Ali Mivule

May 6th, 2013

No comments

rebels

NRM kyadaaki etuukiriza bw’egenze mu kooti ku nsonga z’ababaka abagoobwa mu kibiina kino.

Bano nga bayita mu mubaka Saleh Kamba, bagaala kooti etaputa ssemateeka egobe okusalawo okwakolebwa spiika ku ky’ababaka abagobwa.

 

Bagaala ababaka bano mu ngeri yeemu okuzza omusaala n’

Ensako gyebabadde bafuna okumala emyaka 2 gyebamaze mu palamenti

Kamba agamba nti okuleka ababaka bano mu palamenti kitondawo ekika ky’ababaka abalala ekimenya ssemateeka

Aba NRM bagaala ababaka bano bagobwe mu palamenti kubanga batuukayo nga bali ku ticket y’ekibiina kya NRM kyebagobwaamu edda.

 

Kadaga kino yakigaana n’alagira nti ababaka basigale mu palamenti era n’abawa ebifo aw’okutuula.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *