Amawulire

NMS baakabunyisa eddagala doozi emitwalo 11 mu 7,520

NMS baakabunyisa eddagala doozi emitwalo 11 mu 7,520

Ivan Ssenabulya

June 24th, 2021

No comments

Bya Benjamin Jumbe

Ekitongole kyeterekero lye’ddagala mu gwanga, National Medical stores bategezezza nga bwebakabunyisa eddagala doozi emitwalo 11 mu 7, 520 muzi distulikiti za Uganda 135.

Omwgezi wekitongole kino Sheila Nduhikire wbula agambye nti ku ddagala lino, emitwalo 9 mu 3,360 lyekakakasibwa nti lituuse mu bifo gyeritekeddwa okugenda mu disitulikiti 94.

Okubunyisa eddagala mu KCCA kwo kugenda kutandika olunnaku lwenkya.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *