Amawulire

Nabbi w’obulimba bamutanzizza emitwalo 15

Ivan Ssenabulya

March 28th, 2021

No comments

Bya Ivan Ssenabulya

Omukazi abaddenga yefuula nabbi, bamutanzizza emitwalo 15.

Bino bibadde mu gombolola ye Aduku mu disitulikiti ye Kwania nga kigambibwa nti abaddenga yeyita nabbi nalyoka ajja ssente ku bantu mu lukujjukujju.

Kooti ye kyalo yetanzizza, Shara Otim, omutuuze we Adyeda Imalu nga kyadirirdde okuwa obunabbi obwobulimba ku Moses Oyuru.

Ono yategezezza omusajja ono nti mukyala we yamugotaanya, obutakulakulana.

Omusajja ono yalimbye mukazi nti bagemnda mu Kabuga kugula ngoye, wabula namutwala mu nnyuba ya nabbi, naye omukazi nabatebuka nagana okujiyimngira.

Mukazi wa Oyuru, yeyaddukidde ku LC okuloopa bbaawe ne nabbi.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *