Amawulire

Nabagereka ku baana

Ali Mivule

August 16th, 2013

No comments

nabage

Nabagereka Maama Syliva Naginda agamba nti ekivuddeko obusiwuufu bw’empisa mu baana bazadde.

Ng’ayogerako eri abakyal abakulisitaayo ku kkanisa ya St John e Kawuku Ggaba, Nabagereka agambye nti abakyala beerabidde omulimu gwaabwe  buli kimu nebakirekera abakozi

Mu bakyala bano mubaddemu bannamwandu aba mothers union, bakyaala b’abasumba n’abalala.

Onoa gamba nti eno yensonga lwaki abaana bakula muwawa nga tebaliiko kuwabula

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *