Amawulire

Museveni awabudde Bobi Wine

Museveni awabudde Bobi Wine

Ivan Ssenabulya

March 15th, 2019

No comments

Bya Andrew Bagala

Omukulembeze we gwanga Yoweri K. Museveni awabudde omubaka wa Kyadondo East mu palamenti, Robert Kyagulanyi Ssentamu amanyiddwa nga Bobi Wine, asigale mu byakuyimba yewale ebyobufuzi, kubanga tabisobola.

Kino kyadiridde omubaka Kyagulanyi okulangirira nti waaakuvuganya ku bukulembeze bwe gwanga mu 2021.

Kati bwabadde asisinkanye abavubuka bomu Kampala, mu maka gobwa presidenti Entebbe, Museveni agambye nti ebyobufuzi byawukanira ddala ku byokuyimba.

Eno akutte mu gwale najjamu obuwmbi 2 nkitundu nabuwa abavubuka bano.

Ebisingawo ku mboozi eno biri mu Daily Monitor ow’olwaleero. www.monitor.co.ug

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *