Amawulire

Museveni asabye minisitule y’ebyénsimbi kungereka yómusolo

Museveni asabye minisitule y’ebyénsimbi kungereka yómusolo

Ivan Ssenabulya

May 5th, 2021

No comments

Bya Benjamin Jumbe,

Omuk weggwanga Museveni alagidde entekateeka zonna ku misolo ziteseebweko ne bannamakolero nga tezinayisibwa.

Bino abyogedde kawungeezi ka leero mu kuggulawo amakolero agawerako mu kibangirizi kya bannamakolero e Namanve mu Wakiso district.

Museveni agambye nti tekikola makulu minisitule eye byensimbi okumala gateekawo misolo nga abagenda okugisasula tebeebuziddwako ekiyinza okuzza gavt emabega ne kirubirirwa kyayo ekyokukulakulanya amakolero.

Era yeyamye okukendereza ku bamusiga nsimbi ebisale ku masanyalaze kko ne bisoomoza ebirala bye basanga.

Mu makolero agatongozedwa leero kuliko erya Tian Tiang Group of Companies, Crown and Packaging Limited ne Picfare Industries Limited.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *