Amawulire

Museveni Anenyezza Abebisolo

Ali Mivule

June 18th, 2013

No comments

 

President Yoweri Museveni aneneyezza ab’ekitongole ekijanjaba ebisolo mu ministry y’ebyobulimi , olw’okulemererwa okuziyiza enddwadde ezisasaana mu bisolo.

Mu lukungaana lw’abavunaanyizibwa okulwanyisa enkwa, President agambye nti enddwadde z’ebisolo zikyatta nyo ente ate nga kino kyavuwaza abalimi.

Agambye nti abajanjabi b’ebisolo mu zi District be bateekeddwa okusomesas abantu ku bukulu bw’okugemesa ensolo zaabwe , zireme kukwatibwa nddwadde.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *