Amawulire

Museveni alagidde abaalya obuwumbi 4 bakwatibwe

Museveni alagidde abaalya obuwumbi 4 bakwatibwe

Ivan Ssenabulya

November 21st, 2020

No comments

Bya Benjamin Jumbe,

Omukulembeze weggwanga YK Museveni alagidde abantu bonna abali emabega w’okwezibika obuwumbi 4 obw’ensimbi okuva mu bannauganda bakwatibwe.

Bino yabyogedde asisinkanye abagambibwa okuba nti banyagibwako ensimbi Pastor Siraje Semanda owa Revival Church Bombo ne Pastor Mondo Mugisha nga babasuubiza okubawa basale eri abaana babwe.

Ono okwogera bino nga ne kkooti eyokuluguudo Buganda yakasindika pastor Siraje mu kkomera.

Omusango guno guli mu kunonyerezebwako akakiiko akaytekebwawo omuk weggwanga okunonyereza ku buli bwenguzi akakulemberwa Lt. Col. Edith Nakalema.