Amawulire

Museveni alabudde ku ssenyiga omukambwe

Museveni alabudde ku ssenyiga omukambwe

Ivan Ssenabulya

April 4th, 2021

No comments

Bya Ritah Kemigisa

Omukulembeze wegwanga Yoweri K. Museveni alabudde banna-Uganda, ku kyokubalaata nebasuliririra obwerinde ku kirwadde kya ssenyiga omukabwe, olwalero nga bajaguza Easter oba amzukira ga Yesu Omwana wa Katonda.

Mu bubaka bwe eri egwanga ku lunnaku luno, Musaeveni asabye banna-Uganda okusigala nga bekuuma nokwetangira ekirwadde kya ssenyiga namutta.

Alabudde nti waliwo omuyaga gwekirwadde kino, ogugenda gutabaala amwanga, envunulabibya.

Eri nabantu abagemeddwa, agambye nti kikulu nnyo okusigala nga bekuuma, nokugoberera ebiragiro byabatwala ebyobulamu.

Uganda awamu yafuna eddagala ergema, doozi emitwalo 64 mu 4000, ngokugema wetwogerera kugenda mu maaso.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *