Amawulire

Mukyala Bugingo ayagala omusango bagugobe

Mukyala Bugingo ayagala omusango bagugobe

Ivan Ssenabulya

June 18th, 2019

No comments

Bya Ruth Anderah

Mukomusumba Aloysius Bujjingo Teddy Naluswa Bujjingo asabye kooti egobe okusaba kwa babawe, kweyatekayo bawukane.

Ono asabye nti omuasango gugobwe, ate asasule ensnimb zebasasanyizza mu musango guno.

Teddy Naluswa okuyita mu banamateeka be aba Galisonga and company advocates, ea ayagala kooti ye Kajansi ekirangirire nti terina buyinza okuwulira omusango guno era okusatulula, obufumbo.

Ono agamba nti ebyobugagga byebalina bisukka mu kawumbi, natenga kooti ento terina buyinza kuwulira musango, ogulimu ensimbi enyingi bweziti.

Kinajjukirwa ngennaku zomwezi 9th May 2019 omusumba wa House of prayer Alozious Bujjingo yaddukira mu kooti ento, esatulule obufumb bwabwe bwebatandika nga 20th December mu 2003.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *