Amawulire

Mukkakkane

Ali Mivule

May 8th, 2013

No comments

Kaihura again

Bannayuganda abakkakkalabiza egyaabwe mu ggwanga lya South Sudan basabiddwa okukuuma obukkakamu.

 

Bano batiisizzatiisiza nga bwebagenda owkekalakaasa mu ngeri y’okuwaknya eky’okuttibwa kwa bannaabwe 2.

 

Abasuubuzi bano bagamba nti nabob agenda kukyuukira abadinka ababatulugunya .

 

Ssenkaggale wa poliisi Maj Gen Kale Kaihur wabula agaba nti baliko enteseganya zebalimu n’;aba sudan nga basuubira okubaamu nekyebaziggyamu.

 

Kaihura era agamba nti batadde abasilikale baabwe ku nsalo ya Uganda ne Sudan okuyambako nga bakakafu nti ebintu biggya kutereera

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *