Amawulire

Mugende mulunde embuzi- President

Mugende mulunde embuzi- President

Ali Mivule

August 15th, 2013

No comments

president bitter

President museveni aboggoledde abasomesa be Makerere abagaala okwongezebwa omusaala

Ono abalagidde baddeyo okusomesa oba ssi kyo balundemu embuzi

President okwogera bino abadde ayogerako eri abazirwanako mu district ye Mpigigy’ategerezza ng’eggwanga bweririna byeritunuulidde mu kadde kano ng’ggyeeko emisaala.

 

Abasabye okubeera abakkakkamu ng’ensonag zaabwe bwezikolebwaako

Abasomesa basazeewo okussa wansi ebikola ku ttendekero e Makerere ekyavuddeko okuggala kw’ettendekero

Poliisi yeddizza eby’okwerinda ku ttendekro lino.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *