Amawulire

Muft Menk agenyiwadde e Uganda omulundi ogw’okubiri

Muft Menk agenyiwadde e Uganda omulundi ogw’okubiri

Ivan Ssenabulya

April 26th, 2021

No comments

Bya Ivan Ssenabulya

Abayisiraamu basabiddwa okusaba omutonzi kisonyiwo obutakoowa, sswala zaabwe zisobole okusimibwa eri Katonda.

Omubaka buno buwereddwa Mufti we Zimbabwe, Ismail ibn Musa Menk bwabadde yakatuuk mu Uganda, ku bugenzyi bwe obwomulundi ogwokubiri mu gwanga.

Agambye nti omwezi omutukuvu ku mulundi guno gwajiramu okusomozebwa kwekirwadde kya ssenyiga omukambwe COVID-19, wabula abakiriza batekeddwa okusigala nga bwewala ekibi nokusaba Ktaonda akyuse ensi.

Muft Menk ali kuno ku bugenyi bwa nnaku 2, ngobubaka bwaleese ku mulundi guno agambye nti bwakugenda eri abavunbuka.

Muft Menk ayaniriziddwa omumyuka wa Mufti wa Uganda Sheikh Ali Waisswa, ngagambye nti bategese nekijjulo ekyokusonda ensimbi okuyamba abali mu bwetaavu.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *