Amawulire

MUASA bakungubagidde Prof Banadda

MUASA bakungubagidde Prof Banadda

Ivan Ssenabulya

July 2nd, 2021

No comments

Bya Damalie Mukhaye

Abakulu ku ttendekero lye Makerere bakungubagidde Prof Noble Ephraim Banadda eyafudde ekirwadde kya ssenyiga omukambwe.

Prof Banadda yabadde akulira ettabi lyebyobulimi oba Agriculture and Biosystems Engineering ku ttendekero.

Ssentebbe wa Makerere University Academic Staff Association, ekibiina ekigatta abasomesa Deus Kamunyu omugenzi amogeddeko ngabadde omukozi,

Agambye nti abadde memba wa MUASA okumala emyaka 10 wabuyla akoze binene era alaese omukulo mu kulwanirirra ensonga zabasomesa.

Kamunyu era agambye nti Prof Banadda agasse etytofaali ku kisaawe kyebyobulimi mu gwanga.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *