Amawulire

Oryem Abyegaaye

Ali Mivule

June 14th, 2013

No comments

 

 

Minister omubezi akola ku nkolagana ya uganda namawanga  Okello Oryem asambazze  ebibade bigambibwa nti govt etandisse okuzibira abakungu bamawanga amalala abatuukla wano mu Uganda okutandikka okwogera ku nsonga zenguzi .

Oryem okwogera bino  kidiridde oubaka womukago gwa bulaaya mu uganda R0berto Ridolfi  okuyitibwa ku Ministry atangaaze ku byensimatu byeyayogera ku kwagera kwa president okwakagwa eri eggwanga.

Simon Kasyate nga ono yakola ku byamawulire  ku kitebe kyomukago gwa bulaaya mu Uganda , akakasizza nti mukamaawe ayitidwa ku kitebe kino amakya ga leero .

Ono yoomu ategeezeza nti bino byonna tebigenda kulemessa mukamaawe kudamu kwogera ku nsonga zaalina okutangaazako nga ziruma egwanga .

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *