Amawulire

Minisita Kamya yewozezako ku buwumbi 12.1

Minisita Kamya yewozezako ku buwumbi 12.1

Ivan Ssenabulya

February 10th, 2021

No comments

Bya Damali Mukhaye,

Sentenbe wa kakiiko akavunanyizibwa ku byettaka Beatrice Byenkya, anenyeza minisita owe byettaka Betty Kamya olwokusaba embalirira eyenyongeza ya buwumbi 12.1 nga tasoose ku mwebuzako

Bwalabiseeko mu kakiiko ka palamenti akalondoola embalirira ye ggwanga, Byenkya ategezeza ababaka abatuula ku kakiiko kano nti akakiiko ke tekasabanga kunsimbi zino.

Wabula Kamya yewozezaako bwategezeza nti omukulembeze weggwanga Yoweri Museveni yeyamulagira okusaba ensimbi zino okuyita mu minisitule eye byensimbi.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *