Amawulire

Minisita ayongedde okugumya bannauganda ku bukuumi bwabwe

Minisita ayongedde okugumya bannauganda ku bukuumi bwabwe

Ivan Ssenabulya

January 13th, 2021

No comments

Bya Prossy Kisakye,

Minisita avunanyizibwa ku byókwerinda Gen Elly Tumwine azeemu okukakasa bannauganda nga abebyokwerinda bwebamaliridde okubakuuma ne bintu byabwe okuyita mu nnaku zokulonda

Tumwine agamba nti yadde waliwo okutya nokwekengera ku biyinza okudirira, abakuuma ddembe bali bulindaala era basindikibwa dda mu bifo ebye njawulo okukakas nti tewabaawo aleeta kavuyo

Mungeri yemu asabye bannauganda obutakkiriza kutiisibwatiisibwa bagende balonde abakulembeze be bagala kuba buli kifo awalonderwa kirina obukuumi obumala era nalabula omuntu yenna anasangibwa nga ayagal okutataganya emirembe nti wakukolebwako

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *