Amawulire

Meddie Sentongo aweze

Ali Mivule

October 14th, 2013

No comments

Meddie sentongo

Munnabyabusuubuzi Meddie Ssentongo alemereddwa okukkaanya n’eyali bba wa muganzi  David Greenhag

Green hagh ono nga yeeyali bba wa Bad black yawaaba mu kooti ng’ayagala Meddie omusasule obukadde bwa doola 3 Badblack bweyamujjako

Meddie agambye nti tasobola kusasula nsimbi zino kubanga yye takolagana ngako na muzungu ono

Meddie agamba nti bamusiba n’amalayo ekibonerezo kye era nga tasobola kukkiriza ate kumuzanyira ku mutwe

Omusango gwaabwe kati gwakauwulirwa nga 7th owmezi ogujja mu maaso g’omulamuzi Henry Adonyo

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *