Amawulire

Mao ayagala abavuganya bazire okulonda

Mao ayagala abavuganya bazire okulonda

Ivan Ssenabulya

November 5th, 2019

No comments

Bya Prossy Kisakye, Ekibiina kya Democratic Party KIvumiridde obukambwe bwa poliisi mu kukwata Kizza Besigye songa olukungana gyebadde agenze lwabade lutegekebwa mu mateeka.

Ng’ayogerako eri bannamawulire ku kitebe kye kibiina mu kampala omukulembezze wa  DP Norbert Mao, wano wasabidde ab’oludda oluwabula gavumenti okuzira okulonda kwa bonna okwa 2021 bwategezezza nga kino bwekyoleka lwatu nga gavumenti sineetegefu kuwaayo buyinza mu mirembe

Mao atangaziza nti ngembeera eyokutulugunya aboludda oluvuganya ekyagenda mu maaso enfuga eya democracia ekyali wala mu ggwanga lino

Kati ayagala banne bwe bali kuludda oluvuganya okwerowooza oba ddala basanye nokwetaba mu kalulu akabindabinda.

 

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *