Amawulire

Maama atamidde nalagajjalira omwana nafa

Maama atamidde nalagajjalira omwana nafa

Ivan Ssenabulya

January 6th, 2021

No comments

Bya Juliet Nalwoga

Poliisi Entebbe eriko omukazi gwekutte, nga ne baawe ayigibwa, ku misango gyokulagajjalira omwana omuwere, owemyezi 8 eyasangiddwa nga yafirirdde mu nnyumba.

Okusinziira ku mumyuka wmwogezi wa poliisi mu Kampala nemiriraano Luke Owoyesigyire bino byabadde ku Abayita Abibiri.

Omugezni ye Princess Nakiwala nga kigambibwa nti okufa bazadde be basoose kunywa mwenge nebatamiira nebamulagajjalira.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *