Amawulire

Loodimeeya agyibweemu obwesige

Ali Mivule

September 2nd, 2013

No comments

Lukwgao before tribunal

Bannamateeka abawolereza ba councilor 17 abagaala loodimeeya agyibweemu obwesige basabye akakiiko okukkiriza loodimeeya agyibweemu obwesige nga ba kansala bwebasaba.

Nga bafundikira oludda lwaabwe olwaleero, bano abakulembeddwaamu Kiryoowa Kiwanuka agambye nti akakiiko kaleme kwonoona budde kakkirize ba kansala bagyeeu loodi meeya obwesige kubanga bimulemye

Kiryoowa agambye nti loodimeeya emilimu gyamulema bweyagaana okuyita enkiiko za bonna mu myezi mukaaga

Agasseeko nti loodimeeya ono yali ayitirizza okukambuwalira mu nkiiiko ate nga takkiriza abamu okwogera

Lukwago era bamulanga kwesigama nnyo ku kulwana n’akulira abakozi mu KCCA, ne Minisita wa kampala.

Bannamateeka ba Lukwago enkya beebagenda okufundikira oludda lwaabwe.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *