Amawulire

Laddu esse babiri mu Alebtong

Laddu esse babiri mu Alebtong

Ivan Ssenabulya

December 2nd, 2019

No comments

Bya Patrick Ebong, Mu disitulikiti ye Alebtong ,eggulu lisse abantu babiri nga baluganda okubadde n’omukyal ow’olubuto.

Ekikangabwa kino kigudde ku kyalo Abalu mussaza lye Angetta mugombola ye, Omoro.

Abagenzi ye mukyala ow’emyaka 22 ategerekeseko elya Scovia nga abadde lubuto lwa myezi 3 kwossa n’omulenzi owemyak 11 ategerekeseko elya Emmanuel.

Okusinziira ku ssentebe w’egombololye Omoro, Robert Okullo eggulu libasanze munyumba yaabwe.