Amawulire

Laddu esse abantu 4 e Kanungu

Laddu esse abantu 4 e Kanungu

Ivan Ssenabulya

September 13th, 2019

No comments

Bya Ivan Ssenabulya

Laddu ekubye abantu nebafa mu district ye Kannungu.

Entiisa eno ebadde mu kabuga ke Kyashamiro mu gombolola ye Rutenga, bwebabadde banula omuwemba.

Abagenzi kuliko Kanyonyi Hebert owemyaka 38, Niwamanya Avitus owemyaka 20, Akandwanaho Fred owe 13 nomwana ategerekeseeko erya Byukama.

Omwogezi wa poliisi mu bitundu bya Kigezi Eli Matte akakasizza okufa kwabantu bano.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *