Amawulire

Kyalya ayimirizza kampeyini ze

Ali Mivule

November 16th, 2015

No comments

Eyesimbyewo ku lulwe Maureen Kyalya ayimirizza ebyokukuba kampeyini.

 

Kyalya agamba munne mwebanonya akalulu  Pastor Joseph Mabirizi akyali mugonvu nga era akyajanjabibwa.

 

Pastor Mabirizi and Kyalya olunaku olweggulo baabadde balina okukuba enkugaana bbiri mu disitulikiti ze Kibuku ne Butalejja waula tebalabiseko.

 

Mabirizi  wiiki ewedde y’ategeeza nga bweyawambibwa  abantu abatanategerekeka nga era poliisi ekyanonyereza ku nsonga eno.