Amawulire

Kkooti egobye omusango gwa Unwanted Witness

Kkooti egobye omusango gwa Unwanted Witness

Ivan Ssenabulya

April 30th, 2021

No comments

bya Ruth Anderah,

Kkooti eya ssemateeka egobye omusango gwabannakyewa aba Unwanted Witness Uganda nomulwanirizi weddembe Norman Tumuhimbise nga bawakanya ekya gavt okugyako internet ne mobile money mu biseera kya kalulu aka 2016.

Abalamuzi 5 nga bakulembedwamu amyuka ssabalamuzi Richard Buteera bagobye omusango guno bwebategeezeza nti kyonna gavt kyeyakola yakikolera mu mateeka

Bannakyewa bategeeza nti ekyokugyako internet ne mobile money mu kulonda abakulembeze mu mwaka 2016 ne mukulayiza pulezidenti kyali kikolwa ekirinyirira eddembe lyobuntu

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *