Amawulire

KCCA etabukidde abatembeeyi

Ali Mivule

September 2nd, 2013

No comments

traders

Kampala capital city authority eyongedde okutabukira abatembeeyi

Omuvubuka eyawatibwa ng’atembeeya engoye enkadde zonna zisanyiziddwaawo

Joel Kisekka ow’emyaka 20 yagyibwa mu bitundu bye Nakivubo ng’engoye zino gy’azitundira

Alagiddwa era okusasula emiitwaalo 20 oba yeebake e Luzira omwezi.

Mu ngeri yeemu, abatunzi ba orbit bana batanziddwa emitwaalo 10 buli omu.

Kuno kubaddeko Joseph Nyagwe  nga bano nno ssinga balmeererwa okusasula bakusula e Luzira omwezi mulamba.

Emisnago gino byonna gibadde mu maaso g’omulamuzi Juliet Hatanga

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *