Amawulire

Katikkiro awakanyiza akawayiro mu bbago ly’etteeka ku Mmwanyi

Katikkiro awakanyiza akawayiro mu bbago ly’etteeka ku Mmwanyi

Ivan Ssenabulya

July 7th, 2019

No comments

Bya Prossy Kisakye, Kamala byonna wa Buganda Charles peter Mayiga akubye ebituli mu bbago ly’etteeka erikwata ku bulimi bw’emmwanyi erya National Coffee Bill, 2018.

Gavumenti mu mwezi gwa muzigo omwaka guno yaleeta ebbago lino mu lukiiko lweggwanga olukulu okusobola okudda mu kifo kyetteeka erya overnment Uganda Coffee Development Authority Act, Cap.325 eryayisibwa mu 1994.

Mayiga agamba nti akawayiro mu bbago lino akokuwa abalimi bemmwanyi layisensi atagirina wakusibwa kakukugira abalimi okwetanira okulima emmwanyi.

Ono mungeriyemy agamba nti abali emabega w’ebbago lino batunulidde kya kuyimusa mutindo gw’ammwanyi wabula ate nga kino kugenda kukosa ennima y’emmwanyi.

 

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *