Amawulire

Kabineeti eyisizza ekyokuteeka obuuma bwa tulakingi mu bidduka

Kabineeti eyisizza ekyokuteeka obuuma bwa tulakingi mu bidduka

Ivan Ssenabulya

June 29th, 2021

No comments

ByaRitaha Kemigisa

Minisita webyokwerinda byegwanga omugya Maj Gen Jim Muhwezi alangiriddde nti banna-Uganda bakuteeka obuuma mu mmoyoka zaabwe oba intelligence digital tracking devices e pikipiki, wabula ku ssente zaabwe.

Entekateeka eno gyogeredde ku Media Center mu Kampala eri bannamawulire nga kyayisiddwa mu lutuula lwaba minisita ku Bbalaza.

Mu kwogera kwe okusembyeyo eri egwanga omukulembeze we’gwanga Yoweri K. Museveni yalagira nti ebidduka bitekebwemu obuuma buno ngemu kungeri yokulwanyisa abamenyi bamateeka.

Kino kyadirira obutemu minisita Gen Edward Katumba Wamala bweyasimattuka, wabula omwafiir muwala we Brenda Nnatongo ne dereva we.

Kati Muhwezi agambye nti entekateeka eno egenda kutandika omwezi ogujja, era kyagonza emirimu gyabebyokwerinda.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *