Amawulire

John Katumba agenda mu kkooti

John Katumba agenda mu kkooti

Ivan Ssenabulya

February 2nd, 2021

No comments

Bya Prossy Kisakye,

Eyavuganya kuntebe eyomukulembeze weggwanga mu kalulu akakagwa John Katumba avudeyo nategeza nga bwagenda okugenda mu kkooti awawabire ssabapoliisi nga agamba nti ye yamuvirako obutayitamu.

Ono mu kwogerako ne bannamawulire mu kampala, ategeezeza nti ebikolwa bya poliisi okumutekako obukambwe obusukiridde ekyamuvirako nobutatuuka mu bifo ebimu okwogera na balonzi be kye kyamuvirako obutawangula Entebbe yobwa pulezidenti.

Katumba era wakuwawabira sentebe wakakiiko ke yokulonda simon byabakama gwa lumiriza nti yekobaana ne gavt bwebagyako internet teyakiwakanya kyokka nga akimanyi bulungi nti okufuna ebivudde mu kulonda kyali kyetaagisa internet okubaako.

ono mungeri yemu ategeezea ngóbulamu bwe bwebuli mu matiga waliwo abayigga okumutta.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *