Amawulire

Gwebazaala n’obitundu ebyekyama 2 alongoseddwa

Ali Mivule

March 12th, 2013

No comments

Omuvubuka eyazaalibwa n’ebitundu by’ekyama ebibiri   kyadaaki alongoseddwa

Isaac okuva e Jjinja yalongoseddwa abasawo ku ddwaliro lya International hospital mu kiro ekikesezza olunaku lwaleero.

Omuvubuka ono ow’emyaka 26 afunye ky’aludde ng’asaba nga kwekufuuka omusajja omujjuvu

Isaaca yava Jinja gyeyazaalibw an’ebitundu bibiri era ng’okuva olwo aboolebwa

Mulekwa bakadde be baafa muto era ng’obulamu buno abuyiseemu lw amukama

Dembe FM yeeyakwataganye n’abantu ab’emitima emirungi kko n’eddwlairo lya IHK okulongoosa omuvubuka ono.

 

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *