Amawulire

Gwebabadde balumiriza okutta muganda we, bamusse mu bukambwe

Gwebabadde balumiriza okutta muganda we, bamusse mu bukambwe

Ivan Ssenabulya

May 19th, 2021

No comments

Bya Sadat Mbogo

Entiisa ebuutikidde abatuuze ku kyalo Kankubansiri C” mu disitulikiti y’e Gomba, mutuuze munnaabwe bwalumbiddwa abatamanyangamba obudde nga bukya n’afumita amafumu nebamutta.

Omugenzi ye Steven Nsubuga, owemyaka 35 ng’abamusse bamulumbye mu makaage, kiteeberezebwa nti babadde bamulanga okutta mutoowe, Lawrence Birika ku nsonga z’ebyenfuna, ngono uyafa wiiki ewedde.

Ssentebe w’ekyalo Vincent Kimbugwe agambye bayise poliisi, nebajitegeeza ku butemu buno.

 

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *