Amawulire

Gavumenti y’akulambulanga abakozimu maka

Gavumenti y’akulambulanga abakozimu maka

Ivan Ssenabulya

July 8th, 2019

No comments

Bya Ndaye Moses

Gavumenti egamba nti egenda kutandika okulambulanga amaka, gonna agakozesa ba yaaya okulaba embeera yaago.

Minister ow’ekikula kybantu Hajjati Janet Mukwaya agembye nti kino kigendereddwamu, okulongoosa embeera yaba yaaya gyebakoleramu.

Ministry egemba nti ezze efuna okwemulugunya kungeri abakozi gyebatulugunyizibwamu.

Okwogera bino abadde mu kutongoza Exceed training centre, webagenda okubanguliranga abagenda okukola ng aba yaaya mu Saudi Arabia.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *