Amawulire

Gavumenti eyagala abalima e mwanyi beeyongere.

Gavumenti eyagala abalima e mwanyi beeyongere.

Ivan Ssenabulya

August 10th, 2018

No comments

Bya samuel ssebuliba.

Government esabye banna- uganda okuddamu okujumbira okulima emwanyi , kino kiyambe n’okwongera ku mwanyi ezitwalibwa e bunayira.

Bino bigidde mu kaseera nga Uganda etwala e bunayira ensawo ze mwanyi eziwerera dala  obukadde 4, kyoka nga ekirubirirwa kyakuuweza ensawo  obukadde 20 wegunaakonera omwana  2025.

Ssabaminister we gwanga Dr Ruhakana Rugunda, agamba nti banna- Uganda abawerako bajumbidde okulima emwanyi, kale nga ebiseera bya Uganda eby’omumaaso bitandise  okutangaala.

Wabula ono agambye nti  nga ojeeko okulima emwanyi enyingi, n’omutindo gwetagisa okufaako.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *