Amawulire

Gavumenti ewabuddwa ku nkulakulana

Gavumenti ewabuddwa ku nkulakulana

Ivan Ssenabulya

July 19th, 2019

No comments

Bya Ivan Ssenabulya

Gavumenti esabiddwa okuteeka ssente bi bintu ebikwaa ku bulamu bwbantu obuetreevu okuli ebyenjigiriza nebyoblamu.

Bwabadde ayogerera mu nsisinkano wakati waaba United Nations Development Programme ne National Planning Authority, akulira UNDP mu Uganda Elsie Attafuah anokoddeyo abavubuka, abakadde nabantu abaliko obulemu, ngabagwana okulowozeebwako munhgeri eyenjauwlo.

Agambye nti kino era kigenda kubateeka mu kkubo ettuufu okutuuka ku birubiirrwa byenkulakulana, byebagenda okulambika mu National Development Plan III.

Yye akulira ekitongoleekivunayzibwa ku kutegekera egwanga eya, National Planning Authority, Dr. Joseph Muvawala, mu bubaka bwe bweyatisse Dr. Hamis Mugendawala yalaze obwetaavu obwokuteeka amaanyi mu kuwa abantu obuku  obwetagisa nebyobulamu ebiringi okusobola okuvuganya ku katale kemirmu mu nsi wonna.

Gavumenti mu kirooto kye gwanga, Vision 2040 yanokolayo abavubuka ngomukisa ogwamanyi ogunayitwamu okuyitimusa enkulakulana.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *