Amawulire

Gavumenti etandise okusengula ab’e Bugisu

Gavumenti etandise okusengula ab’e Bugisu

Ivan Ssenabulya

February 14th, 2020

No comments

Bya Benjamin Jumbe, Gavumenti etandise okusengula abantu mu kitundu eky’okubiri mu bitundu by’e Bugisu abali mu bulabe olw’okubumbulukuka kwettaka.

Abantu abasoba mu 900 bebasuubirwa okusengulibwa mu bbanga lya ssabiiti 2, mu disitulikiti okuli Bududa, Manafwa, Sironko, Namisindwa ne Bulambuli .

Amyuka kamisona owebigwa bitalaze mu yafeesi ya ssabaminisita Rose Nakabugo, agamba nti bano bakuweebwa n’amasomero n’amalwaliro okusobola okufuna ebyembpereza