Amawulire

Gavumenti esabiddwa ku bikwata ku mwana ow’obuwala

Gavumenti esabiddwa ku bikwata ku mwana ow’obuwala

Ivan Ssenabulya

October 12th, 2019

No comments

Bya Benjamin Jumbe, Gavumenti esabiddwa okufuba okulaba ngetumbula embeera yomwana owobuwala.

Omulanga guno gukubidwa ekibiina kya Uganda Youth Development Link oluvanyuma lweggwanga okwegatta ku mawanga amalala okukuza olunaku lwomwana ow’obuwala olunaku lweggulo

Ng’ayogerako ne ddembe fm omumyuka w’akulira ekibiina kino Anne Nabulya agamba nti abawala basanga nyo okusomozebwa kwembeera yebyenfunma eibawaliriza okukola ebitali bituufu.

Kati asabye gavumenti okuyambako omwana ow’obuwala okubaako kyakola asobole okufuna ku kasente

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *