Amawulire

Gavumenti ekukkulumidde ebibiina by’obwanakyewa.

Gavumenti ekukkulumidde ebibiina by’obwanakyewa.

Ivan Ssenabulya

November 8th, 2018

No comments

Bya Ben Jumbe.

Minister e akola ku bigwa tebiraze Eng. Hillary Onek atabukidde ebibiina by’obwanakyewa, byagamba nti byaremesa government okufuna obuyambi obwalina okugenda eri ababundabunda.

Bwabadde ayogerako ne banamawulire minister agambye nti  omwaka oguwedde baategeka olukiiko nebayita abakulembeze n’abagabirizi b’obuyambi kaweefube ono nebamusaamu obuwumbi 4, amawanga negeeyama okuwa Uganda obukadde bwa doller 540 , kyoka  government yafunako akadde ka doller kamu n’ekitundu okuva mu gwanga lya china  ne India.

Kati ono agamba nti government etandise okunonyereza ku bibiina bino, binyonyole lwaki byanyag government.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *