Amawulire

Gavumenti Bajitwala mu Kooti

Ivan Ssenabulya

July 12th, 2018

No comments

Bya Ivan Ssenabulya

Omukubiriza wa district ye Mukono Emmanuel Mbonnye alabudde okutwala Ministry ya gavumenti ezebitundu mu kooti, ku nsonga za town council empya ezatondebwawo mu district.

Mukono yafuna town coumvil empya 5 wabulanga, oluvanyuma lwokutondebwawo kwa Ntenjeru-Kisoga eggombolola ye Ntenjeru yajibwawo ate Nakifuma-Naggalama twon council nesangulawo eggombolola ye Nabbale.

Mbonye wabula agamba nti abakulembeze mu magombolola ago bakyakola atenga basasulwa nensimbi, ekimenya amateeka.

Mbonnye kati awanadikidde ministry yebyamateeka ne gavumenti ezibitundu okuwabula, mu nsonga eno ngalabudde nti baluddewow okumuddamu era yandiwalirizibwa aokugenda amu kooti.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *