Amawulire

Gavt esabiddwa okwongera okusomesa abantu ku by’okubagema Covid

Gavt esabiddwa okwongera okusomesa abantu ku by’okubagema Covid

Ivan Ssenabulya

April 19th, 2021

No comments

Bya Ndaye Moses,

Ekibiina ekitaba abasawo mu ggwanga ki Uganda Medical Association kisabye gavt okuteeka essira ku kyokubunytisa amawulire agakwata kukugema ekirwadde kya covid-19 abantu basobole okugemwa awatali kwesika.

Okusinzira ku pulezidenti we kibiina kino Dr.Richard Idro, singa abantu bagemwa kyakwanguyira gavt okutuuka kukigendererwa.

Abasawo okuvaayo bwebati nga waliwo abakulembeze abatandise okutiisa abasawo mu bitundu ebyewala nti singa tebagemwa sibakuweebwa musaala.

Munsi yonna abantu abasoba mu 900 bebakagemwa songa wano mu ggwanga abantu abasoba mu 200000 bebagemedwa ekirwadde.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *