Amawulire

FDC etadde gavt kunninga ku bannauganda abaabuzibwawo

FDC etadde gavt kunninga ku bannauganda abaabuzibwawo

Ivan Ssenabulya

February 8th, 2021

No comments

Bya Damali Mukhaye,

Ekibiina kye byobufuzzi ekya Forum for Democratic change kisabye gavt okufulumya olukalala lwa bannauganda abazze babuzibwawo abebyokwerinda mu biseera byokulonda.

Kino kidiridde abenganda za bantu abazze babuuzibwawo okwemulugunya nti nokutuusa kati tebamanyi mayitirie gábantu babwe.

Mu kwogerako ne bannamawulire ku kitebe kye kibiin mu kmpala, amyuka omwogezi we kibiina Jonh Kigonyogo atadde gavt kunninga eveeyo etangaze eggwanga ku bigambibwa nti ate waliwo na bakuuma ddembe abazze babuuzibwawo ate enyonyole ne ku bannauganda abazze bawambibwa abakuuma ddembe.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *