Amawulire

Eyazaalibwa n’amagulu ataano alongoseddwa

Ali Mivule

September 1st, 2014

No comments

five legs

Omwana eyazaalibwa n’amagulu ataano kyaddaaki alongoseddwa mu ddwaliro e Mulago

Omwana ono alongoseddwa abasawo abakugu abakulembeddwamu Dr. John Ssekabira agamba nti omwana ono ali mu mbeera nungi nga n’okuyonka ayonka bulungi

Omwana ow’obulenzi ono yazaalibwa mu mwezi gw’okutaano omwaka guno n’amagulu ataano

Bakadde b’omwana ono Boniface ne Margret Okong abe Bugiri, essaala yaabwe eri emu , nti omwana waabwe atereera.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *