Amawulire

Eyasse omwana we babadde bamusse

Eyasse omwana we babadde bamusse

Ivan Ssenabulya

August 27th, 2019

No comments

Bya Abubaker Kirunda

Omukazi owemyaka 35 asimattuse okuttibwa abatuuze ku kyalo Lukubo B mu gombolola ye Bukanga, mu district ye Luuka.

Ono babadde bamulumiriza okutta omwana we omuwere owemyezi 3.

Omukyala ono Christine Babirye atasiddwa ssentebbe we kyalo Bulhan Kasadha.

Kigambibwa nti yakidde omwana we namukuba ekiti ku mutwe ekyamuviriddeko okufa, nga kyadiridde okufuna obutakanya ne bbaawe Moses Balikowa.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *