Amawulire

Eyasse omwana we akwatiddwa

Ali Mivule

July 10th, 2013

No comments

kaihura

Omuzadde eyawuttudde mutabaniwe emiggo egimusse ng’amulanga kubuza sillingi 600, poliisi emukutte.

Badru Kisitu y’akubye mutabaniwe Juma Bukenya ow’emyaka 6 n’amuttirawo

Akulira poliisi y’e Katwe, Patrick Ismat agamba nti Kisitu bwe yalabye ng’omwana afudde, yayanguyirizza okumuziika kyokka kino tekyamutaasizza kusimattuka mateeka.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *