Amawulire

Eyasobya kuw’emyaka 16 bamuwaddeko obujuizi

Eyasobya kuw’emyaka 16 bamuwaddeko obujuizi

Ivan Ssenabulya

October 15th, 2019

No comments

Bya Ruth Anderah

Omusajja agambibwa okusobya ku mwana ow’emyaka 16 ng’akimanyi bulungi nti alina akawuka ka ssirimu azeemu nasimbibwa mu kkooti enkulu mu Kampala.

Edeu Moses nate asimbiddwa mu maaso g’omulamuzi Jane Frances Abodo, omwana eyosobezebwako namuwaako obujuliz.

Omwana agambye nti omusajja ono yasooka kumwesibako ngamukwenyakwenya wabulanamugaana, ekyavaamu namukwata namusiiga nakawuka ka mukenya.

Oludda oluwaabi lugamba nti omuvuannwa ng’awoza ava bweru wa kkomera omusango guno yaguzza nga 9 mu September wa 2019 e Kiwatule mu division ye Nakawa mu Kampala.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *