Amawulire

Etteeka lya GMO silyakukola

Etteeka lya GMO silyakukola

Ivan Ssenabulya

September 8th, 2019

No comments

Bya Rita Kemigisha, Bannakyewa balaze okutya nti singa ebbago ly’etteeka ku birime ebikolerere liyisibwa nga bweriri liyinza obutakola.

Kinajukirwa nti omukulembeze W’eggwanga yagaana okuteeka omukono ku baggo lino litandke okukola nga agamba nti kyetagisa okukuuma bannauganda ku biyinza okudirira.

Endowooza ya pulezidenti yawagirwa bannakyewa abalala.

Wabula ebbago lino lyandiyisibwa nga bwerirri kubanga amateeka ga palament gawa ababaka obuyinza okuyisa amateeka singa pulezidenti abeera aganye emirundi 2 okugayisa.

Kati Henry Ogwal okuva mu action aid agamba nti engeri gy’ekiri nti abantu ebbago ly’etteeka ku birime ebikolerere baaligaana singa liyisibwa lya kusanga obuzibu.