Amawulire

Essomero eddala lyekalakaasizza

Ali Mivule

July 31st, 2013

No comments

students

Abayizi be somero lya siniya erya  kidera e kamuli besuddemu julume ne bekalakaasa.

Bano bokyezzan’akatale akaliranyeewo.

Ekibaggye mu mbeera kuzuula nti abasomesa babadde tebawangayo nsimbi zaabwe ez’ebibuuzo by’okwegezesaamu

Patrick Muwanga omu ku batuula ku kakiiko ke somero lino ategeezezza nti ensimbi ng’ensimbi zino bwebazigabidde abasomesa okweyimirizaawo kubanga babadde tebakyasobola kujja kusomesa

Anenyezza nyo abayizi bano olwobutabalirira ssomero naye nasubiza nga ensimbi bwebazifunye era bakuzisasulayo essaawa yonna.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *