Amawulire

Ente Ntono Ezisaliddwa Ku Paasika

Ali Mivule

April 20th, 2014

No comments

 

ABBATOIR

Ente ezisoba mu  1000 zesakalalibwa mu lufula ezenjawulo wano mu kampala ku lunaku lwa Easter .

Omwogezi wa Lufula esinga obunene mu kampala Wilberforce Mutesasira agamba kuluno ente zibadde ntono ezisaliddwa bwogeregeranya ku paasika eziyise.

 Agamba kino kivudde ku kyeeya ekimaze ebbanga eddene nga kikunta nekireka nga ente nyingi nga zifudde.